Tag: Kayihura

News
Kayihura ne Tumukundde bagobeddwa

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni, olunnaku lwaleero nga 4 agobye abadde omuddumizi wa poliisi afande Kale Kayihura saako ne minisita ow’ebyokwerinda General Henry Tumukunde. Omukulembeze w’eggwanga nga asinziira ku buyinza obwamuwebwa ssemateeka wa Uganda ennyingo 113(1) ne 213(2) yasazeewo okulonda Okoth Ochola nga omuddumizi omugya ne General Elly Tumwiine nga minisita w’ebyokwerinda ng’ono asikidde General […]