Branic Benzi finally sends apology to David Lutalo for his sexual affair with his wife

Share this Story:

Singer Kalibwani Ibrahim aka Branic Benzi has finally sent an apology to Luweero Singer David Lutalo for sexually engaging his wife Sharon Walukagga.

His apology comes after five (5) of having a sexual affair with Lutalo’s wife popularly known as mama Scott.

Branic has bowed down and extended a heartfelt apology to Kapapala hit singer and he has humbly asked Lutalo to forgive him everything he caused in his life at that time they were still together.

 In a bid to win his heart back, Benzi has gone ahead to record song titled “Tudingane” to see them back in an ultimate friendship like before.

Benzi’s attack on David Lutalo’s marriage forced him to part ways and released the song “Nandikulese Mukyaalo” in grieve to express what his long-time village friend had done to his inner life.   

Below is the full Branic Benzi’ apology to Dad Scott David Lutalo as released on Flexible Media Official Social Media Page.

 OBUBAKA BWO KWETONDERA OMUYIMBI DAVID LUTALO OKUVA ERI MUYIMBI MUNNE.   BRANIC BENZIE 

Muganda wange Era Nga Waliko Mukama Wange, Kalibwani Ibrahim Aka Branic Benzie, 

Ntwala Omukisa Guno Okugamba Nti Menyese Omutima Gwange Era Nga Nenenya Byonna Byenakutusako mubudde obwo Wetwali Ffena, 

Wanjagala nnyo Era Wantwala Nga Muganda Wo, Naye Nange Samanya Nti Olunaku Olwo Nti Lwali Lulituka Netwawukana, 

Sigenda Kulumbojja Byonna Nga Webyali, 

Naye Ekisinga Okunuma Kwekusanga Nonewala Wadde Okwebuzako Abantu Abali Abomukwano, Nze Kulwange Kinuma era Sikyasobola Kiguminkiriza Nzikiriza Gusinze Era Mpanise,

Naye Nsaaba Kunsonyiwa Byonna Ebyaliwo Kwosa Nebyayitingana Mawulire, Nalimu Obuto Naye Wenkuze Nyongedde okuyiga Ensi Kyeki Era Tujjiryako Makolo! 

Sakomye Awo Okulaga Okwetonda Kwange Ngenze Mu Studio Nenkukolera Oluyimba Lulamba ” TUDINGAANE” Kwosa okuba omwetefu tefu ogenda ku Radios oba Tvs nkwetondere.

Nsaaba ofune Akaffo Mutima Onsonyiwe Manyi Sikyanku Nakumenya Omutima,

Naye Nange Tekibadde Kyangu Okumenyeka,

Akagambo “Sorry” kanyukuta Taano Naye Kantwalidde Emyaka Etaano okumalira Okogera.

Nesunga olunaku Lwolingamba Nti Benze Nkusonyiye!

Era Ndi mwetefutefu Okusisinkana Nga Ompadde Omukisa.

Webale nnyoo webalidala! Nze Owuwo Kalibwani Ibrahim Aka Branic Benzie.

Ssekitto Ricardo

Gwe Benz oli musota era nsaba muganda wange David Lutalo akugobere ddala newoyise ayiwewo sanitiser. Watondebwa oli musota era toyinza kukyuuka. Noon yayo emikwano emirala David mwesonyiwe. Kyolina okumanya kiri nti, ekiwundu kyowateeka ku mutima gwa David Lutalo tekiriwona.

Hadijah Latibah

We all know we ladies we’re the ones who separates our husbands with their best friends coz emikwano gyaabwe gyiriwo kwegomba era bangi batukwana naye tubewala okwewala ebinaavamu ,David Bambi just forgive him but let him be far away from your family (wife)

Ruth Nalwadda

David is a true gentleman hez kept silent thou been provoked so many times to talk about his relationship with Sharon. Benzie singa yali ggwe oyinza osangula obufananyi obwo ku mutima nga ur best friend ali ne mukyala wo? David knows better wat he feels naye mujooga nnyo!

Rogers Kijjambu

Hahahahaha abantu abanonya amawulire besiba ku bantu sijukila kuwulira lutalo nga ayogera ku mwaana ono naye era abade oba agenda era nayagala ayimbe oluyimba era yelippe ku mune anonye wo abaluwuliriza oba ye lwaki abantu bawono mubera mugwa nyoo mu buzanyo abwebuti

Strange.ug

Naye Benzie wanaleero ojjooga cheiiiii. This kind of familiarity sigirabangako. Ssebo kikutwalide emyaka etano to say sorry kati Oli wano olabisa muno in the guise of kwetonda. Mbu oli mwetegefu okugenda kuma radio ne Tvs wetonde. 2mbav wakalye abewamwe

Kyatuhaire Shakira

So is he trying to promote his song on David lutalo name 5yrs and u want him to forgive u???is he hunting u???David moved on so u too move in wz ur sharon mutujeko akahunje

Anderson Evans

That’s a bold decision you’ve taken (okoze ekyobuntu) but if not that to me, you did no wrong unless they were married but if not that the three of you (David, benz and the woman) mwena mwali mubwenzi the woman leterally belonged to no one naye ekyo kyokoze kirunji kyabuntu and I hope he will forgive you. And David don’t put the blame to benz tofuuka kiiso kya mbuzi you should blame the woman if you have to otherwise OMUKAZI TAKWEMAZAAMU

Aidah Sen Nalongo

Ye twogeera kuno nakuli, David yamuwasa wa?? Anti ndaba mugumusalira bulala wadde nga ye omwetoonzi ayisaawo kayimba ke. Kubombi kuliko omwanjule oba omuweta, zona zimalaya. Ate tunayogera bilunji byerere. David nkwagala nyo mukuyiimba ebisigadde sagala kumanya

Sharon Rosh Nampiima

THE WAY I LOVE HIS SONG CALLED ” SHARON” only God knows naye omusajja akwaana omukazi omufumbo taliina buzibu kuba okusalawo kuva eri gwe omukyala gwebakwaana okukiriza nokugaana its yo decision awo Sharon munange gwe kanaluzaala kuba benzie teyakukwata bukwasi era David enemy wo asinga osula naye munju

Nakayima Jane

Lutalo waba yali ayagadeko kumuka musajja amusonyiwe, sisubira nti devide akuze kutuka awo nga teyebakangako kumuka musaja yena, so musonyiwe, naye nomukazi wo munenya,,, obwo bwebayita obwenzi, olaba oyo yamwebakako manya waliyo nabarara botamanyi, so musonyiwile wano kunsi nawe katonda alikusonyiwira mugulu, naye womara omusonyiwa mugenda kitono

Namakula Halima

Waliwo ekitasonyigika no banange nebwanakusonyiwa buli lwanakulabangako nga omujjukiza muveko muno kati bwosanga like me nyabo okyejjusa

 17,694 total views,  15 views today

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *